0:00
3:02
Now playing: Amaaso

Amaaso Lyrics by Winnie Nwagi ft. Vinka

Swangz Baibe
Winnie Nwagi
Vinka
Hmmmm Hmmm Hmm

Buno buwoomi Bwa Sukaali
Chai na Kadalasini
Nkwagala Okutuka ku Mwezi
Nzikiriza Mbeere Asikaari
Nga Nkukuuma na Kasaale My Darling
Kyesiimanyi Nkole Research
Emisuwa nina Emekka Mbulirako
Onsiiwa muli nga Wejjirisa
Akanyama Akamyufu ku Kyooto
Nga Bwonkalirira Onkyuusa Bwondya

Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Akakyapambalaasi ku Mugongo bwegutujja Nkusiiga
Obugalo Babubumbamu kusanyusa Awasiiwa nkutakula
Nyumisiza Obulamu Nange
Nkunune ng′omubisi Nange
Ntekka mu Plan Nawe
Nkubalirako ebirungi Darling

Hmmmm Nze nali nakoowa Love
Naye Gwe case yo Exceptional
Engeeri jonkwata eri so so Professional

Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Bakuyita kweyisa Abatulaba
Mbu twekooza bo Bwebagamba
Tebamanyi nti Gwakusiima
Ondi wala Ddala mu Mutima Ewassemba

Hmmmm Nze nali nakoowa Love
Naye Gwe case yo Exceptional
Engeeri jonkwata eri so so Professional

Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Amaaso Gandi ku Gwe
Ndidduka Misinde Bwompita Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah
Bwolivuga Akagaali Nange ndiiba ku Carrier Ah
Njagala tukaddiwe Nga yenze Gwoyita Dear Ah

Winnie Nwagi Singles