0:00
3:02
Now playing: Sasi Ku Nyama (Live)

Sasi Ku Nyama (Live) Lyrics by Winnie Nwagi


Swangz Avenue
Eno love kimyanso kyanjuba
Ekutte ng'enkonge mu mazzi ga pipa
Eh, eringa kawoowo kansuwa
Ekirako ejjuba ejjuba, erigudde mu cuupa
Eh, kuluno abayaye balumwa
Bakuweweera nga bwooya bwa kappa
Eeh eh, nkoye bulumi bwanjala
Njagala kulya nga pilawo Masala
Love kikemo eba nsasage yaddala
Njagala mupira, bulange masaza
Yeah, njagala onkube kunyama
Emikono mubanga, enkoona kutaka
Nze bwemba mu love, sagala manya
Alina gwayagala amukwatire ddala
Eh eh, mukwatire ddala
Emikono mubanga
Bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Ah mi say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Fire baby
Ffe tetuli kukawani, kikopo na majaani
Ekyenkya kinyeebwa, ekyegulo nyama
Nga tamale mirundi, siba mukamooli
Sirozebwa nga sukari lwakiri ondeka
Kagatto ka addidas, wagulu vassace
Oli ku designer, eby'owino nabipowa
Kati ono Steve keyz, yakubye da beat
Nabadde ku love siva kumulamwa
Sikibidibidat, doremifasodoti
Ojogeza oluzungu mu luchina oluka
Be-be baby bambi, onkuba misumaali
Okungaana apaana, lwakiri ontuga
Eh eh, lwakiri ontuga
Okungaana apaana, apaana
Bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Ah mi say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Kati nfunye parking
Mwenakolera massaging
Love you more than beamer Benz
And after party tugenda Beijing
Eh, mbulira oba kyoli kyendi
Beautiful eyes, gyako galubindi
Eh, you take me far away
Mama nze, ndi kukyokya nze
Eh, oli munda osabula nze, wowe nze
Bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Ah mi say bend down shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala

Winnie Nwagi Singles