0:00
3:02
Now playing: Teziwera

Teziwera Lyrics by King Saha ft. City Rock

Eh yo yo yi
Buli lwe mpita eyo ne mpulira nga bageresa nti obugagga si kusonda
Abalala ne bantisa nti abakola enyo, bebatafuna ensi eno
Lwokedde n'opatikana kyewunyisa ovayo ngalo nsa
Ebye ensi eno bwebityo, obanga nga afuna ng'ate ebizibu byesomba
Ebya dunia bwebityo, nkoze emirimu mingi naye omutufu gwabula
Hey! Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera (hey yeah, hey)
Bambi batugamba tuzikwata bubi, naye abagaga be basinga ozisasanya
Bambi batugamba te tusavinga naye nga twerekereza olumu tulya n'amaluma
Omwavu lwa wadde omukazi omutwalo, asula akaaba (hey)
Omwavu lwa lide ku sente ze, azilya yekomoma
Ogenda nonyuka na lukumi kale
Nga lwolina nga kwo osibidde empale
Ku kuubo n'ojja osanga omusirikale
Nalutwala gwe nosigala seke (hey)
Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
Twandibade nafe tufuna, mu baloodi ne tuyitwa
N'emivazzi nga tukuba
N'amassuti ku mikolo nga tunyuma (hey)
Sente, zafuka e sente buli omu azikaba lulwe
Sente, yatabuka buli omu ajjinyumyako mu lulimi lwe
Okumanya yatabuka, osobola n'okubalira mu kazikiza (uh)
Okumanya yatabuka, osobola n'okwekweka amabanja-a uh yi (hey)
Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
Twandibade nafe tufuna, sente tuzagala ziwere, naye teziwera
Abandaba ne bambuza tukulaba okola sente ozitekawa, teziwera
Chamili ozitekawa, okola nyo sente ozitekawa? (Teziwera)
Jeff ozitekawa Sam, Visco nawe ozitekawa? (Teziwera)
Allan, eh ye sente Crouch munange ozitekawa? (Teziwera)
Sente zafuka e sente, sente zafuka e sente (naye teziwera)

King Saha Singles