0:00
3:02
Now playing: Ssala Puleesa

Ssala Puleesa Lyrics by King Saha


Kanfune wentuula, uh, uh-uh
Mbabulire eno emboozi, hmm (Baur)
Emboozi zange, eh zona, zibera zamukwano (eh)
Naye leero, ooh
Ebintu bitaamu eno (eheh)
Ebintu mbikwas'eno, oh oh
Kyemanyi nawe obikwasa eyo
Nina ekirooto ekyo, uh
Maanyi luliba olwo, eh
Abadde ampaana eno, eh
Kati yafuuse engo e-eh o-oh

Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Say, say, what you wanna say (hmm)
Do, do, all you wanna do (hmm)
In this life, life, my life is so so fine (ye ye ye)
Life yakupangapanga nga asota boda (e-eh)
To make it sweet (eyi eyi eh)

Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Sabula
Ebintu mbikwas'eno, oh oh yeah
Nawe bikwase eyo o-oh oh
Nina ekirooto ekyo, oh o-oh
Maanyi luliba olwo, oh oh o-oh
Abadde ampaana eno, yeah
Kati yafuuse engo oh oh

Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyize tonkuba
Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Busungu bungi nawe
Ssala puleesa nawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

King Saha Singles