0:00
3:02
Now playing: Mwebale

Mwebale Lyrics by Alien Skin


Ehh Ehh
Bagamba Etasiima ebura agiwa
Alien ne Lafitte
Fangone Forest
Uuu uu

Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana
Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana

Bino byeturimu bilinga ebipange
Yade muntandikwa tetwakuba ebipande
Nebwolaba bari eri abakubye epipande
Lwembakankanya ate eh
Eliso ly'omukuri ewadugala wewalaba
Waliwo n'abakade nga tebalaba
Tukoze bye tukoze byoona nga balaba
Naye ate bwetufunye mu ne bavuma
It'omwavu eyagalwa nyiina
Nsonga ki emugana okwagalwa nyina
Mbu omugaga bagala alina
Nsonga ki ebagana okwagala alina

Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana
Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana

Katonda asitura abanaku abaja munfufu yensi
Nabatuuza nabalangira
Ebitumaramu byona bya kwewunda byansi
Ebituretera enjawukana
Nze jenakulira ewaffe tewariyo na makuru
Ne ka soda tukanywa kulunaku lukulu
Mpozi nga waliyo omugenyi nga mukulu
Naye mugwanga yenze mutwe mukulu
Anti zikusooka nezitakuva mabega
Nange zansooka tezanva mabega
Tewari kilabisa nga abaade akulembedde ngazze emabega

Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana
Mwebare ababadewo kulwange
Mwebare ahh ahh
Mwebare abayiyewo omubiri
Thank you Asante saana

Bino byeturimu bilinga ebipange
Yade muntandikwa tetwakuba ebipande
Nebwolaba bari eri abakubye epipande
Lwembakankanya ate eh

It'omwavu eyagalwa nyiina
Nsonga ki emugana okwagalwa nyina
Mbu omugaga bagala alina
Nsonga ki ebagana okwagala alina


Alien Skin Singles