0:00
3:02
Now playing: Tokolima

Tokolima Lyrics by Alien Skin


Oko… oko… oko…
Okolima ki?
Okoli… okoli… okoli…
Okolima ki?
Otagala otagala gwe otagala ki?
Hey Sekret

\n

Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise
Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise

\n

Bwomanyi ekitiibwa tekiringa bizigo
Nti nno ojja kumala okunaaba weesiigeko
Ate tebakigoba bwebatyo nti mudido
Bw’ozalawa bwoti mba nkuweerawo
Abaagala ekitiibwa nga temukigaba
Akatalekeka kali nti mwantama
Okoli… okoli… oko… okolima ki?
Otagala otagala gwe otagala ki?
Tukoze ebintu ebyali byabalema
Abamu tebasuubira oba balibikola
Mu kifo ky’okwebuuza batya bwe tukikola?
Kyokka ababuyabuya bagifuula mpalana

\n

Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise
Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise

\n

Me ah di night mare all fi dem
Dem ah sey mi lucky dappy dappin’ alotta dem
Waliwo abalowooza mbu tuli unserious
Naye bw’otunulamu tuli very serious
Amazina amakopperere nga gamenya omugongo
Bwoba okeera wa bukedde ekyo kiriba kifu
Bwoba oyagala bimalayo, gwe salako
Bwoba oyagala ebitamalaayo, gwe malayo
Nkuba, mmenya, nzita, siyunga
Tesiba, teweta ninga ali ku Jafanga
Si lugambo, si lugambo opponent ali down
Njagala okugoba bano ba mpulidde kamenye

\n

Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise
Tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Ekiba kikulemye wabeerawo eyakiyise
Tokolima, tokolima
Bwewabaawo ekiremye
Just gwe kwatagana n’eyakiyise

\n

Olokompokoka tokotoko olinga Tumpeco
Tuli ku mukolo ate musabako tuku-tuku
Kasajja katono okanyoomera mitala wa mugga
Naye okumpi (okadduka)
Lwaki bwoba okutte omuguwa ng’ogenze okwetuga
N’osanga omusota era (ogudduka?)
Me ah di night mare all fi dem
Dem ah sey mi lucky dappy dappin’ alotta dem
Waliwo abalowooza mbu tuli unserious
Naye bw’otunulamu tuli very serious
You respect me, I respect you
Oh yeah respect that we ah respect me
You respect me, me respect you
Me respect that oh yeah respect me

\n

Hey Sekret


Alien Skin Singles