0:00
3:02
Now playing: No Hit & Run

No Hit & Run Lyrics by Alien skin, Chosen K


Tugenda ku baaza
Hit and Run
Tubazze mu banga
Nga mbu mw\'empanga
Alien Chosen K Musumba

\n

You wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!
You wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!

\n

Wamma
Nga tonakebera nsooka ku kulayiza
Tomala ga kwata ku trouser
Ebyaana by\'ennaku zino bi user
Olumala okukulabisa kye kikuyita loser

\n

Kati nalayira
Tokyayinza kumpita ku litalaba
He, omutima nakaluba
Nasiba ekinywani nnako kati nazikola

\n

Waliwo eyagamba nti ompa
Tulizaala akalema
Nekiŋŋamba mbu genda ewaka kinankima
Emyaka giyisewo enna tekinkima
Wabula kinvuma nti nsuuse okwegaba

\n

You wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!
You wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!

\n

Waliwo eyanzija ku sule
Naŋŋamba webaze nyo tomanyi ky\'ofunye
Ammagi ojja kulya ku tray
Naŋŋamba byensoma okufuna byalina

\n

Wakola otya gwe, nagenda
Yakola atya ye, yabwaka
Nokola otya gwe, nadaga
Anyway naye kati nabuuka

\n

Sooka ondiremu kiki kyemunonyanga
Ekyo kyemutasanga
Ekibazunzanga
Noova ne ku musumba

\n

Ah, you wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!
You wanna marry oba you disturb me
You wanna eat me mbu omale you leave me
Ehh, no hit & run, oh no!

\n

? Ekidako nkutwala mu ndagu
Endagaano ngikole mu sabo
Gwe bwoncheatinga ko
Oba tocheatinze kunze
Oba ocheatinze ku byokola n\'amayembe
Ih ih ih ih ih, Muzukulu
Uu uu uu uu uu, nze jajja kimenke
Ih ih ih ih ih, Oyenda walagaana otya totegera

\n

Sooka ondiremu kiki kyemunonyanga
Ekyo kyemutasanga
Ekibazunzanga
Noova ne ku musumba

\n

Muzukulu


Alien Skin Singles