0:00
3:02
Now playing: Vako

Vako Lyrics by Alien Skin ft. Yung Mulo


Eh, eh
Baseka ku ngulu emitima minafu (hmmm minafu)
Batidde baagala kutusuuza vako (hmmm kavako)
Batidde laba batiddemu (batiddemu)
Yung Mulo

Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako
Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako

Eh, yeffe tusala, tulinga ebyambe
Nsobola okukuuta nga sirina kyangwe
Ayagala okugamba mugende mumugambe
Tagamba yasamba oli bamusambye
Fenna tukola nnyo kuba ba kabi
Kuba owaakabi sikikola mu bubi
Naye ate bali bo bandaba bubi
Essaala ezaalibadde ennungi nebasaba mbi
Ensaalwa efuuse ensaalwa
Amasanyu gafuuse empalana
Banyumirwa ng’oli wali otaawa
Baseka n’okuseka mu ssaawa z’okuzaawa
Tonzigyako vvako, vvako, vvako, vvako, vvako, vvako
Vvako, vvako, vvako, vvako, vvako, vvako … eh

Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako
Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako

Eh, nze, bannaaza olweza
Buli kye nkwatako okiraba bweza
Naye ate oba mmwe baabanaaza bbuza?
Buli kyemukwatako ndaba kibuzaabuza
Wavaayo luli neweeyita empologoma
Saakukaayanya nange nakuyita mpologoma
Naye bwe nakusanga luli ng’ate olya malagala
Kyalaga sseruganda toli mpologoma
Ffe tukola kugenda maaso
Nga twagala bye tukola biyambe ensi eno
Nae ate abantu b’ensi eno
Bye bakola ate bitutamizza ensi eno
Hmmm, ekaawa nga kaamulali
Hmmm, tekyalimu na standard
Yo, esiika nga na chapati
Tokyayinza kunziza bbali, eh

Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako
Gwe tosobola kunzigya ku vvako
Temwaliyo nga mpanga evvako
Yenze amanyi bwe nayiiya evvako
Tojja kusobola kunzigya ku vvako

Eh, yeffe tusala, tulinga ebyambe
Nsobola okukuuta nga sirina kyangwe
Ayagala okugamba mugende mumugambe
Tagamba yasamba oli bamusambye
Baseka ku ngulu emitima minafu
Batidde baagala kutusuuza vako
Batidde siva ku vvako
Batidde siva ku vvako, vvako, vvako


Alien Skin Singles