0:00
3:02
Now playing: Binyuma

Binyuma Lyrics by Alien Skin, Clever J


Fangone Forest
Clever J
Rafitte
Alien
Shiddy Beats pro

\n

[Clever J]
Binyuma bitya binyuma bitya
Kibera kitya bibera bitya
Gunyuma gutya bibera bitya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Alien Skin]
Binyuma bitya binyuma bitya
Bibera bitya bibera bitya
Gunyuma gutya gunyuma gutya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Clever J]
Ndowoza omutima gukubaganye
Waiter sunda beer tumunywe
Abalimu ebimenke enkwacho balume
Ntwala ko nawe, tondeka

\n

Hmm, Naye ate tondabisa 
Bwenkusaba mukwano tondabisa, mpa
Abayaye baja tuseka
Bwo nongana baja tuseka, mpa
Kuba kuba kuba tubaweza
Naaze ne kimenke twaka nga feeza
Gakyaali mabaga mulindeko ekinuuza
Clever J Clever J, Kibaluude

\n

[Clever J]
Binyuma bitya binyuma bitya
Kibera kitya bibera bitya
Gunyuma gutya bibera bitya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Alien Skin]
Binyuma bitya binyuma bitya
Bibera bitya bibera bitya
Gunyuma gutya gunyuma gutya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Alien Skin]
Njagala ontwaleko mukiri
Nze njagala mbinuke omu kiri
Ntuke okutuka ku buriri
Nga sitoma nga nyumidwa omukiri
Kale, Alien ne Clever J
Tukubye guno Tonyumya gwa gwanga mujje
Abalogo baakuno twabategedde
Bwe guba matatu tubakubye J

\n

Hmm, Naye ate tondabisa 
Bwenkusaba baby tondabisa, mpa
Abayaye baja tuseka
Bwo nongana baja tuseka, ahh

\n

[Clever J]
Binyuma bitya binyuma bitya
Kibera kitya bibera bitya
Gunyuma gutya bibera bitya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Alien Skin]
Binyuma bitya binyuma bitya
Bibera bitya bibera bitya
Gunyuma gutya gunyuma gutya
Mpaana ko nawe, tondeka

\n

[Alien Skin]
Nawulide omutima bagumenya dda
Nga nogwange gwamenyeka dda
Njagala tukwatagane
Tulabe betuyunga batuwe emitima gyaffe

\n

[Clever J]
Hmm, Naye ate tondabisa (Alien)
Bwenkusaba mukwano tondabisa, mpa
Abayaye baja tuseka
Bwo nongana baja tuseka, mpa

\n

Clever J (... till fade)


Alien Skin Singles