0:00
3:02
Now playing: Party

Party Lyrics by Alien Skin


Gwe, Alien agambye mbu uncle
Steve M. (nga mukambwemu)
Fangone Soldiers
Ate leero teri agambayo maama

Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)
Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)

Okujja, ebizibu nabirese ka
Kyokka ate ofuba nnyo okubinzijukiza
Gwe, sooka oleke kye nengera
Ebyana bizina amazina aga buli kika
Njagala, osooke ompabulemu
Kino eno kye bayita okuddugaza emmeeza?
Bambi, mpabulaamu katonotono
Kino kye bayita okuddugaza emmeeza?
Ez’okunywa, nazze nzibajetinze
Nga mmanyi vibe teebe nkambwe
Naye nkubye ewaka nebamenya akabokisi
Nze eyabadde agambye nti nno ŋŋenda kunywa ka juice
Okay, okwenakuwaza mu bulamu olikikomya wa?
Okusabiriza blood kirikoma wa?
Nze kye navuddeko kuvimbisa ba ffala
Era kati nfiira ku magulu nga ba warrior

Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)
Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)

Sikyasabirwa kuba nze ngaba
Ne Mukama simusaba, mmwebaza
Anti amalogo g’abayaaye gaafuluka
Ate bino ebikolimo nabyo tebinjigula
So, ndeka nvimbe kuba navimbibwa
Ndeka njooge kuba najoogebwa
Ndeka nnumbe kuba nnalumbibwa
In my time saagala kwejjusa
Yadde sirina nnyo naye ndi mumativu
Ebijanjaalo mbirabako amasavu
Sirina nnyo naye ndi mumativu
Nsaasira abalina ng’emitima minaku

Eh, Alien agambye mbu uncle
(Alien, agambye nti uncle …)
Uncle (uncle …)
Agambye mbu uncle

Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)
Party party ndeka nkube party
Kankube party
Party party ndeka nkube party
Nsaba busabi ndeka (nkube party)

Okujja, ebizibu nabirese ka
Kyokka ate ofuba nnyo okubinzijukiza
Gwe sooka oleke kye nengera
Ebyana bizina amazina aga buli kika
Eh, njagala osooke ompabulemu
Kino eno kye bayita okuddugaza emmeeza?


Alien Skin Singles