0:00
3:02
Now playing: Ndi Mbega

Ndi Mbega Lyrics by Alien Skin



Gwe
Ah nkukubilemu ku salute, otya 
Nkukubilemu abouturn, otya 
Nyuma, gewuka, shotto, kuliya 
Nkukubilemu ko ku Sama 
Fangone

\n

Eh ntisa ntisa ntisa 
Gwe buligyempita obalaba bafesa 
Balaba kiloto kyantisa 
Mikisa beyita Batali muntisa
Kale gwe obodde tomanyi ndi mbega 
Abe makindye bamanyi (GZ) 
Abemulago ne kamokya ne lipanda bamanyi 
Bwoyagala nze boyi tolyejusa

\n

Byoyagala okunya bakuwe (bakuwe) 
Byoyagala okulya bakuwe (bakuwe) 
Bill balete nsasule 
Esente Nina nze ndi mbega 
Byoyagala okunya bakuwe 
Byoyagala okulya bakuwe 
Bill balete nsasule 
Esente Nina nze ndi mbega

\n

Ah nezisigadewo tugenda kuzilya 
Siyinza Kuba mukifo nga tonakuta 
Zineno tuzilye tunakola amalala 
Kuba ne week eja nsubilayo mukibina 
Kale yimukamuko nyenyamuko 
Ndabe oba bundle osobola ogyimalawo kati 
Kangamuko balibaveko 
Gwe nemalayika mugwa draw
Kati bwontwala obofunye kyapa mumanyago 
Bwongana ebisilani bisula wuwo 
Ngenda kukuwa wallet webalileko 
Akawumbi osoke okatwalile bazadde bwo

\n

Byoyagala okunya bakuwe (bakuwe) 
Byoyagala okulya bakuwe (bakuwe) 
Bill balete nsasule 
Esente Nina nze ndi mbega 
Byoyagala okunya bakuwe 
Byoyagala okulya bakuwe 
Bill balete nsasule 
Esente Nina nze ndi mbega

\n

Siyinza kukulekawo ndayila 
Walayi akubila maswali la-awula 
Nze nakedde lubaga netukima eswala 
Nemaha nengenda ekibuli nensembela 
Nze Nina enimilo ya sente okela kunoga 
Nate amamotoka okyuse ngabukutiya
Swimming pool natekamu kwenkya 
Eh nakino kikulu, nyoko nyo
Eh ngenda kukuwa love nsigeko butter 
Nina engudo zomubisi ezikulukute 
Ate omutimagwako gwoliko gutukula pure heart 
Oba ngunabisa Mata Kale 

\n

•••
Bakuwe 
•••
Bakuwe 
•••
Esente Nina nze ndi mbega

\n

Byoyagala okunya bakuwe 
Byoyagala okulya bakuwe 
Bill balete nsasule 
Esente Nina nze ndi mbega 
Kyoka nga ntisa ntisa ntisa 
Gwe buligyempita obalaba bafesa 
Balaba kiloto kyantis
Mama ate musumba 
Ehahaha fangone 
Naliwo ne Chosen K kwolwo 



About the song "Ndi Mbega"

Alien Skin Singles