0:00
3:02
Now playing: Dear Enemy

Dear Enemy Lyrics by Alien Skin


Eh, dear enemy dear enemy
Dear enemy

\n

Mwebale kusaba
Ekiro kya jjo nasuze njala (Kyemuyala)
Mwebale kusaba
Ne gyenkolera bagenda kungoba

\n

Abalabe bange mukungane era
Ninawo obugambo bwamwe
Namwe abatanjagala mukwatagane
Mulina leero okumanyagana

\n

Njagala mbayimbiremu, dear enemy
Njagala mbaziniremu, eh eh
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi
Njagala mbayimbiremu
Njagala mbaziniremu
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi

\n

Sicomplaininga nze ninga nyanja
Sikala lunaku nebwosena Tata
Ate sigwayo nze ninga nkuba
Buli season mbasubira okulembeka
N\'ensonyi bazifudde busungu
Mmmm, obusungu
Bantadde ku mumwa gw\'emundu
Nanyini tooke bampadde mpumumpu
Olaba, kababe bakika
Bonna tebasanyuka ku byebalaba nina
Ekisesa, kati mu b\'ekika
Ate bebaseka bwebalaba mbonabona

\n

Njagala mbayimbiremu, dear enemy
Njagala mbaziniremu, eh eh
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi
Njagala mbayimbiremu
Njagala mbaziniremu
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi

\n

Mm mm, Kati kiki onsabira
Oyagala gyenkyapila omulimu boss agobe
Kati kiki onsabira
Oyagala school fees ewabutooto abule
Ddala kiki onsabira, kiki onsabira

\n

Dear Enemy
Eh, njagala olaluke
Njagala bakutomere amagulu gamenyeke
Njagala olabisibwe
Nebwoba tolina musango wakiri bakusibe
Hmm, esaala zibeera awo, okay
Ah weh mi say (Ah weh mi say)

\n

Abalabe bange mukungane era
Ninawo obugambo bwamwe
Namwe abatanjagala mukwatagane
Mulina leero okumanyagana

\n

Njagala mbayimbiremu, dear enemy
Njagala mbaziniremu, eh eh
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi
Njagala mbayimbiremu
Njagala mbaziniremu
Njagala tukube wamu
Nze n\'abalabe bange kuba mbamanyi

\n

Si busiru bwe njoka
Tamanyi kiriwo naye ate yesesa
Mugwagwa
Mufune chairman
Babawe idle emiwalata naani, bagwagwa
Njagala mufune SACCO
Eyo SACCO mutekewo n\'ensawo
Buli lwenfuna ekizibu
Mwekunganye mujeyo akasente mulye ne nkoko
Nyoko nyo!


Alien Skin Singles