0:00
3:02
Now playing: Bogera

Bogera Lyrics by Ziza Bafana, Feffe Bussi

Yooo FBM
Nyweza Libit Conflict
Bali balwadde
Let dem know
One Eddie Dee tell 'em action
Bing bang Rrrhhh Rrrhhh!
Bad mind dem a dead
Right away its your bad bwoy
Bafana again taabu
Alongside Feffe Bussi FBM

Guno gwookya okay
Bing bang burn bogera (Ohh bogera Rrrhh!)
Kalebule lweeje lwookya
Lugambo bubo twookya
Nzikiza zikiza zikiza kelele kelele tookya (Fire fire fire)
Magical town we done dis one

Kano nkatandise mumwoyo bwentyo bwentebengese
Nsaba katonda wange ampondere (eeh angondere)
Obubaka butuuke kwabo bamimwa mwa mwa
Action action Eddie Dee Bafana Feffe

Bamirimu gyalema nga bogera (nga bogera)
Babufumbo bwalema nga bogera (nga bogera)
Ensi begobaganya nga bogera (nga mwogera)
Aaah aaah oooh chaa!

Abalamu bebalwaza (bebalwaza)
Ebirungi by'omumaaso byebafiisa (byebafiisa)
Koba oyizze kako kebateeka nyala
Mukunafuya balabe sitaani batuma ddala ddala

E ya ya Bano nze bantama
Bebabeera mu mpaka z'okwasama
Betobya ng'enkuba bano betaaga kwegama
Bavuuma nebajerega naye ffe twaguma
Bebasinga n'okuba obubi ate ekyo kiruma
Bali blank nga wardrobe ya Bad Black
Bali struck kigambe omwana buli mwaka
Tulaga work bo bafuna heart attack
Nebanyiiga nze mungu nampa rank
Bawanda neku yesu omwana wa katonda
Bagamba nebwogenda e bulaya obasanga
Balumba bogera balwaaza kasikonda
Bwotaba nno steady balemesa okugenda

Bamirimu gyalema nga bogera (nga bogera)
Babufumbo bwalema nga bogera (nga bogera)
Ensi begobaganya nga bogera (nga mwogera)
Aaah aaah oooh chaa!

Abalamu bebalwaza (bebalwaza)
Ebirungi by'omumaaso byebafiisa (byebafiisa)
Koba oyizze kako kebateeka nyala
Mukunafuya balabe sitaani batuma ddala ddala

Nga bantawanya bantawanya
Ba mimwa luwerere basama nyo
Balemesa nyo bajjubisa nyo balegesa nyo balagula nyo
Bagamba buuka buuka ogende okutuuka ogende kukyuuka
Bajjawo madaala mugongo kukyuuka maziga kukaaba
Kumbe obadde tonatuuka
Feffe Feffe basome totya kuswala
Baaka bazikira baaka bazikira bajjula ogutaaka
Obakumire sitima bagizikiza babuze obuganga
Emisumali bagizikiza bakulemesa okugendayo
Bogera bogera kubateefu banamwandu
Bogera bogera kubavubuka n'abakadiye
Bogera ku bagaga abaavu abafumbo n'abawuulu
Bogera nyo nyo naye bajja nakusirika

Bamirimu gyalema nga bogera (nga bogera)
Babufumbo bwalema nga bogera (nga bogera)
Ensi begobaganya nga bogera (nga mwogera)
Aaah aaah oooh chaa!

Abalamu bebalwaza (bebalwaza)
Ebirungi by'omumaaso byebafiisa (byebafiisa)
Koba oyizze kako kebateeka nyala
Mukunafuya balabe sitaani batuma ddala ddala

Rrrhhh Sema peke peke
Toleeta teke teke
Ngaba cheque cheque nga temuli fake fake
Wacha kelele lusiba namaneno gwe
Feffe Feffe Bafana hater funga mudomo

Nga batawanya batawanya
Ba mimwa luwerere basama nyo
Balemesa nyo bajjubisa nyo balegesa nyo balagula nyo
Bagamba buuka buuka ogende okutuuka ogende kukyuuka
Bajjawo madaala mugongo kukyuuka maziga kukaaba
Kumbe obadde tonatuuka

Feffe Bussi Singles