0:00
3:02
Now playing: Ekyana

Ekyana Lyrics by Feffe Bussi


Onkoledde a lot
Nkwagala omu bw’oti
Sikikukweka wakolamu nga chaga boat
Do do do dat
Gutujja my heart
Wani Production
FBM

Nkuwulira gwe chance olina
Emikisa olina
Olinga eyaliko Amerika
Eh yeah yeah
Wafuna n’abasajja abayiwamu ekija
Bakuyisa nga star
Mu bbaala ne table olina, ha!
Zi Bellaire nnya
Ekiwato kyo nkisunako nga guitar
Buli lwe nkulabako mbeera nejjusa
Nsiiba neeyisa
Nnoonya gwe wekka

Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina omwana
Ng’olina omwana
Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana

Mu budde bw’ekiro eno
Kati ng’oli mu kupanga
Baana bawala besunda ne bakiika, he!
Eza Uber kusonda
Sit down now
Sit down now
Bwaba akugulira akamere n’olya
Ne mwenyigira mu kasonda
Ffe tudda waka
Etunudde waka
Gwe n’oli
Nze n’oli
Situation ya kukaka
Ninganga eyalwadde enkaka
Arafa mugambe oyo tugenda ka
Leero tudda waka babe

Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina omwana
Ng’olina omwana
Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana

Onkoledde a lot
Nkwagala omu bw’oti
Sikikukweka wakolamu nga chaga boat
Do do do dat
Gutujja my heart
Nkuliyo, yitayo ondabeko ku lunch
Onkutudde zi crutch
Toil na copy cat
Nkuloga bw’okwata ku mulungi wange Fati
Mpakuka squeeze zo onkubya yaka ku chart
Bikyuka nga Eddy Kenzo ndaba biri smart
Kupa pande party
Situation ya kukaka
Ninganga eyalwadde enkaka
Arafa mugambe oyo tugenda ka
Leero tudda waka babe

Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina omwana
Ng’olina omwana
Bulamu bunyuma olina ekyana
Ng’olina ekyana
Kikeesa kinyuma olina ekyana
(A Yesse Oman Rafiki)
Ng’olina ekyana

Feffe Bussi Singles