0:00
3:02
Now playing: Empoole

Empoole Lyrics by Feffe Bussi ft. Lydia Jazmine


I nolonger care what everybody say
FBM
Ekituufu baby ompanise
Waguan
The One and Only
Gw’omutima oguguze
Byonna by’okoze nsanyuse
Bass Boi

\n

Eno nzenna sikyetegeera
Era ne feeling zinnyoola
Ninga omuti okutali bikoola
Bino bye mpulira yeggwe abitegeera (yes)

\n

Omusaayi tegukyatambula oh oh
Omutima ogukubye empoole (ngumaze)
Entunnunsi tezikyakuba oh oh (yes)
Ogututte ogukubye empoole
Era baby ompise ku litalaba (mmaze)
Omutima ogukubye empoole (One and Only)
Ogututte otadde mu kaveera
Ogututte ogukubye empoole (yes)

\n

Onzise (yes)
Onkubye (ah)
Ommenye (ah)
Yes (yeah)
Ondabye (haha)
Ondabye
Ogututte ogukubye empoole

\n

From the very first
Kw’olwo lwe nasalawo
And I really gave you my heart (hmmm ah)
Jjukira bu message
Wali wali we chat, chat
Now I wanna thank you
For real playing your part (One and I yeah)
Yes, lemme show you how it feels like
You deserve everything (bimpe)
You deserve all the light
You deserve a candle light dinner on a super night
You deserve all that glitters because you’re super bright
Yes ah, toli wa ggeteggete
Osaana Champagne vva kw’ebyo bi kwetekwete
Onyumira dress, onyumirwa gwe obukete
Katubeere mu nkuba oba kasana pereketye
Toli wa ggete, yes

\n

Omusaayi tegukyatambula oh oh
Omutima ogukubye empoole (ngumaze)
Entunnunsi tezikyakuba oh oh (yes)
Ogututte ogukubye empoole (omutima)
Era baby ompise ku litalaba (mmaze)
Omutima ogukubye empoole (One and Only)
Ogututte otadde mu kaveera
Ogututte ogukubye empoole (yes)

\n

Baby nakupenda (yes)
Nakukunda
Nkwagala nnyo (ah, yes)
Te amor
Amari na tek
I love you
Ogututte ogukubye empoole

\n

Baby onkutudde amagumba
Ofaanana ekisa ki toyamba?
Mpulira nga Kadaama mu kiyumba
Ow’omukwano osinga bisinga
Onsingira Ferrari onsingira eyo Benz
Onsingira Rihanna, Jenipher Lopez
Okuba, tomanyi masannyalaze three phase
Bano tebakusobola osaana gwe ku mwezi

\n

Omusaayi tegukyatambula oh oh
Omutima ogukubye empoole (ngumaze)
Entunnunsi tezikyakuba oh oh (yes)
Ogututte ogukubye empoole
Era baby ompise ku litalaba (mmaze)
Omutima ogukubye empoole (One and Only)
Ogututte otadde mu kaveera
Ogututte ogukubye empoole (yes)

\n

Onzise (yes)
Onkubye (ah)
Ommenye, bba (yes)
Ondabye (haha)
Ondabye
Ondabye
Ogututte ogukubye empoole
Eh One and Only
Omutima ogukubye empoole
Bass Boi
FBM
Ogututte ogukubye empoole

\n

Jah Live


Feffe Bussi Singles