0:00
3:02
Now playing: Business

Business Lyrics by Feffe Bussi


Did your mama teach you manners?
And if she never taught you manners
I’ll teach you manners
The business manners the rap manners
Cause you know how we do it with the earners

Fefe Bussi na Kaysam
Ne Kaysam Kumapeesa
Kano ka bazzukulu ba Muteesa
Ne I ne II dem cheza

Tozannyira mu business!
Tonzannya
Business is business
Tonzannya
Emikwano mu business
Tonzannya
Gy’egimazeewo zi business
Tonzannya

Nina chali wange mwagala nnyo
Nze naye tuvudde wala nnyo
Bw‘alumwa nange kinnuma nnyo
Naye ate business ndaba agirya nnyo!
Mukusooka namwesiga nnyo
Kuba business yali efuna nnyo
Kati ndaba abitaddemu omuzannyo
Ate ekizibu ky’ono guy awoza nnyo!
Kyo kituufu kale ammanyi nnyo
Naye ate ankuula binnyo
Business ndaba agisudde nnyo!
Nga Ronaldinho ali mu ssinika mannyo

Business mwenzigya akasente kange
Kirabo okuva ewa Katonda wange
Gwe alemesa eno business yange
Kikumi ku kikumi oba mulabe wange
Ondiise enfuufu eyo ssi mmere yange
Kano kko ke kasuwa kange
Mwenzigya fiizi z’abaana bange
Ne neesanyusaamu ne ba chali bange
Business yange entuuyanya
Naye ate enzikakkanya
Ky’ova olaba bw’ogifunyaafunya
Eddoboozi nsakaanya

Ah, nkubye mubala nga Katende Ndugwa
Guno mulanga business tegwa
Ne bw’oba kale otunda micungwa
Oba gwe maama ali eyo atunda obugoogwa
Business lw’egwa naawe lw’ogwa
Ate abantu bakulinze lw’ogwa
Baseke nga gwe maama bambi bw’ogwa
Kyokka baakusuubiza mbu w’oligwa we baligwa
Bw’obayitako bagamba wagwa
Example nkuwadde Munyagwa
Yakyawa kye bayita obwesigwa
Emikwano gye gyamufumita ssi maggwa

Yeah
Did your mama teach you manners?
And if she never taught you manners
I’ll teach you manners
The business manners the rap manners
Cause you know how we do it with the earners

Feffe Bussi Singles