0:00
3:02
Now playing: Key

Key Lyrics by Feffe Bussi


Key to my heart
Key to my soul
Bassboi, Waguan

\n

Obulungi bwo kya bulambuzi
Olabika katonda omuwa nguzi
Abasajja kati balambuzi
Mu miss world gwe muwanguzi

\n

Award y\'onulungi ogitute
Saba gwe kyoyoya nno mubudde
Oli kisumuluzo onzigudde
Tolina kamogo nno kugwe
Award y\'onulungi ogitute
Saba gwe kyoyoya nno mubudde
Oli kisumuluzo onzigudde
Tolina kamogo nno kugwe

\n

Ah so me sing dem
Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart
Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart

\n

Yeah, oli kusimuluzo gwe gulawo
Oyingire munda mu mutima gwange
Funna seat okalire
Bye njogera njagala feelings owulire
Wegalireyo kubanga sagala ofulume
Njagala tunyumirwe njagala tukyakale
Njagala tweyagale kale bekiruma baffe
Njagala kukuba embaga naye sooka onyanjule
Kumukolo ne bba ex bajje balye ku mere

\n

Award y\'onulungi ogitute
Saba gwe kyoyoya nno mubudde
Oli kisumuluzo onzigudde
Tolina kamogo nno kugwe

\n

Ah so me sing dem
Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart
Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart

\n

You\'re the key to my heart
Key to my soul
Key to my life
Baby enjoy the show
Key to my heart
Key to my soul
Key to my life
Baby enjoy the show

\n

Yo!, you\'re the master master key
Master master master key
Pretty like Alicia Keys
Pretty like Alicia Keys

\n

Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart
Key, oli kisumuluzo
Key, leeta ekisumuluzo
Key, oli kisumuluzo
Yingiza yingiza into my heart
Key


Feffe Bussi Singles