0:00
3:02
Now playing: Bomboclat

Bomboclat Lyrics by Ykee Benda ft. Feffe Bussi, Big Tril, Santana, Navio, Don MC, Enef


Ykee Benda
Yo! Bad guys
You play too much
Ykee
Njagala kuzikiza
Nessim Pan Production

\n

Nzikiza ggwe nzikiza oli
Nzikiza ggwe nzikiza oli
Bombo, to all the bad mind
Njagala kuzikiza
Nzikiza ggwe nzikiza oli
Nzikiza nzikiza oli
Bombo, to all the bad mind
Ykee Benda

\n

Bomboklat to the bad mind there
Bomboklat hmmm
Bomboklat to the bad mind there
Bomboklat, bombo klat
Ba mulyabuto bomboklat
Every lazy citizen bomboklat
Lazy politician bomboklat
Nammwe abatasasula bomboklat

\n

Big Trill
Eh, eh
You’re a faker
Likkle pretender nkimanyi onteeka
Toyagala Big Trill
Toyagala Benda
But everybody likes us
Guy gwe asemba
You’ll not get in here
You’re not a member
You like takin’ loans
Paying back you don’t remember
Why are you over here?
Over there like Muwenda?
Can’t get right what you got
Cause everything returns to sender, Wenger
Nakoowa emikwano egitwala ne gitazza
Daily onnyumiza gaboozi (gaboozi)
Nakoowa agayaaye, agabbi, aganyazi
Bomboklat end of story

\n

Santana
Mu katabi kange ak’abanyampi
Bad mind mwe mbatadde ssaako n’aba**i
Eggwanga lyattu lidda mu reverse
Kkumi bakkufu nga kyenda bali mu kayaasi
Toyagala kola mbu oli kifeesi
Naye bakugambe okunaaba
Mmwe abavumisa ensi
Negative vibe, negative energy
Don’t suck my higher up
Bitch please am on medicine
Hmmm, am so high right now
Bitch don’t kill my vibe
Mpanga mitego onsikaasika
Omugenzi yabagamba ffe tugenda maaso

\n

Ykee Benda
Bomboklat to the bad mind there
Bomboklat hmmm
Bomboklat to the bad mind there
Bomboklat, bombo clat
Abasabiriza
Bomboklat
Mutukola bubi
Bomboklat
Ba pastor abafere
Bomboklat
Mukiyiye nnyo
Bomboklat

\n

Feffe Bussi
Aah, bomboklat Pastor Buugi
Mungu ansaasire nange ssi nze omulungi
Bomboklat abalogo ba witch
Na buli mbwa nkazi ngiyita bitch
Bomboklat my chemistry teacher
Nange waŋŋamba sirina future
Abata ezo nudes z’abakazi
Bombokat temulina magezi
Bomboklat abafera ba yaaya
Abasuula ba sister baffe e Bulaaya
Ne babakozesa obwa ba malaaya
True story lugero lwa Yudaaya

\n

Navio
Yeah, came up on the scene
And heard haters like eh!
This is life B
Wifeys wanna make me bae
God answered nicely so I don’t even pray
He made me talented and pricy
I thank him every day, bless
I’ve had it with these new school has beens
While you was hating I just did a gig in Aspen
They say am I’m racist
Like I only got black friends
Then Blacks calling me Muzungu what’s happening?
Took all your hate and put it on a black Benz
Took number one like it was mine for the askin’
Stay winning and the songs don’t stop
That hater mentioned Nav that’s a bomboclat

\n

Don MC
Rrrrrrrrrrrrrr yes
Baby ajja mu kidongo nga toyambadde mpale
Naawe chali alaba ekisolo n’oggyamu empale
Bajjama abazaala abaana ne mubasuulawo
Kano k’abakyala bonna abatusiba embuto
Bomboklat nga mu Serena gy’osula
Kyokka nga maama wo talina za kulya
Designal weesala wenna wenna n’otonnya
Kyokka amabaati g’enju ya kitaawo gatonnya
Bomboklat nga nakuyise ku date
Ggwe n’osalawo ate ojje ne mikwano gyo
Waiter, bill leeta ya babiri
Bano ba ffala abalala beesasulire
Bombockat

\n

Enef
Kansooke ŋŋambe nti all boda lives matter
Talina gw’afata anoonya mata
Ggwe omala gatta
Ky’ova olaba omubbi gwe bakutte bamuchoma
Okusibwa ziba wiki bbiri ng’addira we yakoma
Nze Enef ndi off the hook
Nava dda ku ddobo
Mpaka Records we chasing goals batukuba ndobo
Zino malayika ku face
Emitima gya kifeesi
They wanna take your place
Ka slay queen akanzalawa
Amannya gaako Ivy Brenda
Kaakyukirawo when she heard that
I’m pretty close ne Ykee Benda

\n

Ykee Benda
Yo!
You play too much
Njagala kuzikiza
Nzikiza ggwe nzikiza oli
Nzikiza ggwe nzikiza oli
Bombo, to all the bad mind
Njagala kuzikiza


Feffe Bussi Singles