0:00
3:02
Now playing: Tebamanya

Tebamanya Lyrics by Opa Fambo, Feffe Bussi

King Ragga
F.B.M babe
A Kama Ivien
Level

Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya
Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya (ha ha ha)

Tebaamanya nti ndikwatayo
Rap kaasooka kusalako ne gang yo
He, mwewaga nnyo muddangayo
Bakola bya bulijjo okola byafaayo
Te-te-tebaamanya ragga nti nze nina kiseegende
Tebaamanya nti rap ne ragga ly’eddekende
Kati laba baguddemu Opa nno ne Feffe
Mungu nga yakuwadde brrrrr biba biwedde
Yo! Mungu nga yakuwa biba biwedde-dde
Bulamu kweyagala kuba mu fire de-de
Buuza Opa nze by’ampadde nteredde
Buli lwe tukuba fire ba hater bo bafudde

Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya
Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya (ha ha ha)

Tebamanyi tteke
Tebamanyi bubadi bwe tukubamu ssente (tebaamanya)
Baby jangu nkumansire ssente
King Ragga tebaamanya ndibafuukira ejjembe
Rapi ra fi rapi ra fi ra boom
Nzize kunoonya mbuzi mu dancehall ezaabula
Nze mbakuba n’amazina ne mutyebula
Dancehall fi mi born
Ngya kubakuba mukutuke zi backbone (ha ha ha)
King Ragga
Tebaamanya mbu they never knew
Mbu ndibeera naawe ku hip hop avenue, ha
Yingira gwe brand new
Tugenda kukikola ate they never knew
Waiter gwe leeta menu
Bino bya kucakala ssi mannyowenu (ha ha)
Wamma tukikubye mbwenu (sure)
Vva kw’oyo afuluuta ng’empunu (ha ha)

Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya
Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya (tebaamanya)

Yo, tebaamanya mbu ngya kkuba lumu ncakale
Nkwate ki baby bye kyagala byonna mbigule
Mulembe gwa kweta ssi guli Pepe Kale
Bazina nno beetya nga bazina nga besosse
Baby nuh take a boda baby come ah take Uber
Baby you need a boss ah get ah never beg a boda
Bwentyo bwe mbabbonga bwentyo bwe mbadigidiza
Bwentyo bwe mbakoonako stamp ne mbawa zi visa

Bano bano bano tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nti nze kabaka wa ragga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya
Bano balwadde tebaamanya (tebaamanya)
Tebaamanya ndibakuba tebaamanya (tebaamanya)
Nze kabaka wa Luga tebaamanya (tebaamanya)
Bano baatyayo tebaamanya (sho sho sho sho)

Yo Buta Magical

Aha ha ha ha
A King Ragga
Okay
F.B.M
Yah do know
Cyah we’re bad
Artin on the beat
Raaaaa!!!

Feffe Bussi Singles