0:00
3:02
Now playing: Muwomya

Muwomya Lyrics by Sheebah, King Saha


Yeeee
Nessim Pan Production

Both
Kano nkayimbye lwa mukwano
(Muwoomya, owoomya)
Naye omukwano
Nkwagala ebirungi
(Muwoomya, owoomya)
Maama birungi

Both
Nkwagala nnyo kale weetale
(Muwoomya, owoomya)
Oli wa kabi nnyo kale byekole
(Muwoomya, owoomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe
(Muwoomya, owoomya)
Maama ne mmala nkulaba mba mmaze
(Muwoomya, owoomya)

Sheebah
Ah, ah, ssente n’oleeta
Ah, life n’ekyuka
Ah, ky’okwata kye nkwata
Ah, dollar n’otoola (aaah, ooh)
Muwoomya nze munno wo
Njagala ombalirenga mu banno bo
Muwoomya nze munno wo
Asingayo okukwagala munno wo (Muwoomyaaa)
Bangi mbalaba
Naye era ggwe aliko, aaah

Both
Nkwagala nnyo kale weetale
(Muwoomya, owoomya aaah ah)
Oli wa kabi nnyo kale byekole
(Muwoomya, owoomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe
(Muwoomya, owoomya)
Maama ne mmala nkulaba mba mmaze
(Muwoomya, owoomya)

Saha
Kyoba omanya nkwetaaga (Muwoomya)
Era nkulinda lw’olidda eka aah (Muwoomya)
Nze bwe nkulaba neecanga (Muwoomya)
Wabula onyumisa obulamu weecanga (Muwoomya)
Onyumisa obulamu ssebo
Nkwagala okkamala ayi
Kino ekidongo kikyo
Yeggwe anzijanjaba kye nva mba nga neereeta

Both
Nkwagala nnyo kale weetale
(Muwoomya, owoomya)
Oli wa kabi nnyo kale byekole
(Muwoomya, owoomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole ggwe
(Muwoomya, owoomya)
Maama ne mmala nkulaba mba mmaze
(Muwoomya, owoomya)

Both
Kano nkayimbye lwa mukwano
(Muwoomya, owoomya)
Naye omukwano
Nkwagala ebirungi
(Muwoomya, owoomya)
Maama birungi
Jangu eno nkwetaaga
(Muwoomya, owoomya)
Kwata, kwata, kwata oh yi
(Muwoomya, owoomya)

Sheebah Singles