0:00
3:02
Now playing: Bwenjoya

Bwenjoya Lyrics by Ameria Nambala ft. Sheebah


Baba ku Mapeesa
Natural (sure)
Nze ndi natural
Amelia, Sheebah

Amelia
Natural talanta nina ya Luzinda
Eya Gravity yannema okulunda
N’ebiyulise ssi bya kutunda
Gwe gwe mbireetera ewaka n’obitunga
Hmmm what’s up nigga?
Bw’oba ng’oyagala mazina situka tulumbe
Eh wandibadde onjiga
Bwe ntuuka gaba masanyu tetuli mu lumbe
Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi
Bw’olindeka
Kubanga love yo endi mu mutima munda
Nzenna ensika
I wanna give my heart to you
Know that
Baby give me your heart never let me down
Do that

Both
Omukwano guleete bwe njoya
Love yo empanise mu bwengula
Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba
Ngya kuwaako ku love tongaya
Omukwano guleete bwe njoya
Love yo empanise mu bwengula
Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba
Ngya kuwaako ku love tongaya

Sheebah
Akagatto n’ongiwamu nga nshanana
Ssikunenya mu love eno bw’ombubira
Nkimanyi n’abakweyagaliza lukalala
Naye ate ffe otumanyi ab’e Mbarara
Ndowooza nange bye nkola tebijja
Babe tebijja
Abamu bakayita kajanja
Ne bakayita kajanja
Nzenna omukwano nina bipipa
Gwe manya nina bipipa
Bw’oba okirabye tondaajanya (tokola ki?)
Mukwano tondaajanyanga
Ate okimanyi ssibikkuta (sikola ki?)
Mapenzi go ssigakkutanga

Amelia
Nze ndiko omuzimu gwa bajajja ba love, hmmm
Nze ndiko empewo za bajajja ba love, hmmm
Bw’oncheatinga nkimanya
Bw’onkyawa nkuloga
Bw’ogezaako n’onfutyanka, eeeh
Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi
Simanyi kye nzizaako mwana w’abalungi
Bw’olindeka
Kubanga love yo endi mu mutima munda
Nzenna ensika

Both
Omukwano guleete bwe njoya
Love yo empanise mu bwengula
Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba
Ngya kuwaako ku love tongaya
Omukwano guleete bwe njoya
Love yo empanise mu bwengula
Ngya kuwaako ku byange bw’onsaba
Ngya kuwaako ku love tongaya

Bwe njoya
Mu bwengula
Bw’onsaba
Tongaya

Sheebah Singles