0:00
3:02
Now playing: Njiira Love

Njiira Love Lyrics by Sheebah, Sama Sojah


Ye eh ah ah
A red zone sama soja
Queen sheebah crouch TNS
Nkuwulira okuva kumutwe
Paka kukagere akasembayo
Amaaso galwana notulo
Yanukula obubaja twogere
Njiira love mpa love
Ntobe
Eriyiika bwenjisiimula twabike
Kuba eno gyendi kyendiko kikambwe nyo
Alaali bakwagala banyiiga nyo
Ensalwa bwebandaba ebakwata nyo
Nga ndi naawe kibanyiza nyo
Mpeeka nkwata nga muwere
Love tujinyumise batufuyire emirere
Bwoleta nga ndeeta totya kerere
Love tujinyumise batufuyire emirere
Pararapa parara
Balitunyumya ko abalijawo ntino gwali gutugabanya kabu
Onjagadde nyo ye mbiroje ntya kweno love yo etusudde ne ddalu
Nebwebirba bilayiro
Omukono nziseko
Mikwano gyo jibewo nga bajulizi nga nkuba ebirayiro
Njiira love mpa love ntobe
Eriyika bwenjisimula twabike
Eh e e
Mpeka nkwata nga muwere
Love tujinyumise batufuyire emirere
Bwoleta nga ndeeta totya kerere
Love tujinyumise batufuyire emirere
Nkuwulira okuva kumutwe
Paka kukagere akasembayo
Amaaso galwana notulo
Yanukula obubaka twogere
Njiira love mpa love ntobe
Eriyika bwenjisimula twabike
Eh e e

Sheebah Singles