0:00
3:02
Now playing: Kansalewo

Kansalewo Lyrics by Sheebah


Hmmm kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomererwa ku musaalaba
Ntandise okukemebwa, babe eh
Nakulinze wey you are? eeh
Kimanye ndi muntu nange nsobya
Era tonnenya bwe nnemwa
Kuba enjala eno efuuse enjala
Ku kitaggwewo nti oba obulwe engaba
Bwe mbigatta bingi bimpabya
Ndaba ng'omukwano ogw'okkaka
Tompa budde
Meeting zaafuuka zi meeting
Gw'andaludde
Era kati ŋŋenda ku dinner dating
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomererwa ku musaalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yo kusika ddiba ah
Ssikomererwa ku musaalaba
Nze atali mbuzi ku muguwa gwo (kola ki?)
Nta ntaayaaye
Tebaakumpimaako ky'ekisooka
Wazannya bubi nnyo n'ogukyusa
Nali wuwo mu buliwo (buliwo, buliwo)
Azikiza omuliro (muliro, muliro)
Nga ndiwo mu buliwo, eh eh hmmm
Tompa budde
Meeting zaafuuka zi meeting
Gw'andaludde
Era kati ŋŋenda ku dinner dating
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomererwa ku musaalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yo kusika ddiba ah
Ssikomererwa ku musaalaba
Ntandise okukemebwa, babe eh
Nakulinze wey you are?
Herbert Skillz pon dis one
Kimanye ndi muntu nange nsobya
Era tonnenya bwe nnemwa
Nze atali mbuzi ku muguwa gwo
Nta ntaayaaye
Tebaakumpimaako ky'ekisooka
Wazannya bubi nnyo n'ogukyusa
Tompa budde
Meeting zaafuuka zi meeting
Gw'andaludde
Era kati ŋŋenda ku dinner dating
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomererwa ku musaalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yo kusika ddiba ah
Ssikomererwa ku musaalaba
Nali wuwo mu buliwo (buliwo, buliwo)
Azikiza omuliro (muliro, muliro)
Nga ndiwo mu buliwo, eh eh

Sheebah Singles