0:00
3:02
Now playing: Mukama Yamba

Mukama Yamba Lyrics by Sheebah


Andre on the beat

Assalam aleikum waleikum salaam
Oli eyo nze ndi eno
Naye tuli kimu
Eby’ensi byo byansi
Mu ggulu tuli kimu
Katonda agaba ensimbi
Tuwe otuwonye n’ebingi
Endwadde zzo nnyingi eno
Tuyambe tuddeyo gyoli
Abantu bakwateko leero
Oh oh leero
Fenna tukwateko leero
Oh oh leero

Mukama yamba
Naye Mukama saasira yamba
Nzize nga bwendi Mukama yamba
N’ebirungi yongera yamba
Tuli eno abaana bo Mukama yamba
Gwe nsobezza nkwetondera
Mponya okuloota nzigya mu birooto
Naye Mukama saasira yamba
Mponya okukaaba Mukama nkaaba
N’ebirungi yongera
Nzize nga bwendi leero
Nzize nga bwendi leero
Mukama, wange leero
Naawe wuwo

Oli lumuli
Lwe neekwatako nze kale
Ekimu eky’ekkumi
Mukama nkitoola kale hmmm
Ntoola zaka, ntoola zaka
Nkuddize nze kale
Ku by’ompadde
Ndikuwa ki nze nkusiime kale?
Nkuumira, akalimu kange kale
Nkuumira, maama wange kale
Nnyamba, mpa emikwano emirungi kale

Mukama yamba
Naye Mukama saasira yamba
Nzize nga bwendi Mukama yamba
N’ebirungi yongera yamba
Tuli eno abaana bo Mukama yamba
Gwe nsobezza nkwetondera
Mponya okuloota nzigya mu birooto
Naye Mukama saasira yamba
Mponya okukaaba Mukama nkaaba
N’ebirungi yongera
Nzize nga bwendi leero

Leero leero leero
Amaziga mangi, leero
Amaziga mangi, leero
Twagala n’amasanyu tugalabe leero
Mukama mulungi ebbanga
Ka musinzenga, ebbanga lyonna
Toyagala maziga
Toyagala bulumi
Oyagala kunyumirwa ng’awatali butego
Oyagala masanyu?
Oyagala bulamu?
Oyagala kubeera nga bali abazikuba?
Oyagala masanyu
Oyagala bulamu
Gwe gendayo ewa Mukama y’agaba obulamu

Naye Mukama saasira yamba
Nzize nga bwendi Mukama yamba
N’ebirungi yongera yamba
Tuli eno abaana bo Mukama yamba
Gwe nsobezza nkwetondera aah
Mponya okuloota nzigya mu birooto
Naye Mukama saasira aah yamba
Mponya okukaaba Mukama nkaaba
N’ebirungi yongera
Nzize nga bwendi leero
Nzize nga bwendi leero

Nnyongera nnyongera
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba

Sheebah Singles