0:00
3:02
Now playing: Weka

Weka Lyrics by Vivian Mimi


Vivian
Royal Bouy beat this beat

Emirimu gyokola gyoka
Gimala okukukooya
Nze ndaba wetagayo akuyambako
Kubino ebilala
Anakuteerayo otuuzi ng\'okoye otunabeko
Anakuwa ka massage ne ka chai onyweko

Ndi omu abitegeera
Abalala bakulimba
Nja kuba nkutegeera
N\'okukira abalala
Leka mb\'omu akuwaana akusuuta
Akufumbira ebiwooma yenze taata

N\'akawoowoko akalungi kakano nkaleese
Onsikiriza nyo mubutuffu wankuba walahi
Okuva ebule yadde ebweya
Yegwe wankuba dda

Byenina bibyo twaala (Baby byenina bibyooo!)
Baby byenkuwa bibyo weka (Hmmm mmh!)
Uuu, Byenina bibyo twaala
Baby byenkuwa bibyo weka, Ah! (Ahh ah!)

Luno luwombo lwa love
Ndutegekedde ebanga
Nga njagala otuuke eno
Nkulisize mubudde
Nkuwe ku luwombo lwe\'jji
N\'enkoko kwosa ne doodo
Akamere nkuwe kalo
N\'akatooke ko ne chwada
Buli kyonoyoya nga ndeeta
Oh baby sagala ojjule
Njagala nkuwe nga love yooka
Coz you\'re my sweety darling

Byenina bibyo twaala (Baby byenina bibyooo!)
Baby byenkuwa bibyo weka (Hmmm mmh!)
Uuu, Byenina bibyo twaala
Baby byenkuwa bibyo weka, Ah! (Ahh ah!)

Mood zalinye dda ah!
Nkwambalidde bambi
Nabino byenkugamba ah!
Mbikakasa nti love
Kati sembere mpola mpola eno
Jooli wala vaayo
Newoba nga ogenze kukola eyo
Nkusaba tolwayo
Nkutelekedde love yo mu bungi togimalawo
Ne mubudde bw\'ekiro mukwano nkusaba baawo
Njagala nkumette love mukwano gwe gyonanyumyanga
Nakuguka mu love mukwano nsinga n\'asoma

Byenina bibyo twaala (twaala gwe)
Baby byenkuwa bibyo weka (bibo weka!)
Uuu, Byenina bibyo twaala (twaala gwe)
Baby byenkuwa bibyo weka, Ah! (Ahh ah!)

N\'akawoowoko akalungi kakano nkaleese
Onsikiriza nyo mubutuffu wankuba walahi

Vivian