0:00
3:02
Now playing: Sing For You

Sing For You Lyrics by Vivian Mimi


Sikulimba Omukwano gwo gunoza nva
Sikatemba wotoori nze eno mba seefuna, baby
Bakulimba ebyo byebesooma mbu bakumega
Boogera numwe naaye nagaana dda (Royal)
Am addicted to you omukwano gwo dose
Baby nze onkwata nulungi onyweza ng\'olwazi hmm
Nze wamponya love ezibeeramu ebyaasi
Bwewajja wajja ne love wajja nga chance

For the love I feel
It makes me feel complete
You\'re the one I feel
That makes me feel alright

Coz I wanna sing for you
May be dance for you
What makes you feel alright
Coz I wanna be with you
I wanna sing for you
May be dance for you
What makes you feel alright
Coz I wanna be with you, aya ya ya!

Omukwano baibe guli fit
Obugambo obuwooma nga buli sweet
Wakwata wabi wakwata ku switch
Wakikozesa magezi wali so quick

Sikulimba Omukwano gwo gunoza nva
Sikatemba wotoori nze eno mba seefuna, baby
Bakulimba ebyo byebesooma mbu bakumega
Boogera numwe naaye nagaana dda

Coz I wanna sing for you
May be dance for you
What makes you feel alright
Coz I wanna be with you
I wanna sing for you
May be dance for you
What makes you feel alright
Coz I wanna be with you, aya ya ya!

Mpulira nga omutima ogwange ogukubisa nyo
Buli lwovawo n\'ebinuma olwo nebijja baibe
Am so in love buli lwenkulaba nze onyumira
So sweet like bread and butter
I just wanna be with you

Sikulimba Omukwano gwo gunoza nva
Sikatemba wotoori nze eno mba seefuna, baby
Bakulimba ebyo byebesooma mbu bakumega
Boogera numwe naaye nagaana dda, hmm boy

Am addicted to you omukwano gwo dose
Baby nze onkwata nulungi onyweza ng\'olwazi hmm
Nze wamponya love ezibeeramu ebyaasi
Bwewajja wajja ne love wajja nga chance

Sikulimba Omukwano gwo gunoza nva
Sikatemba wotoori nze eno mba seefuna, baby
Bakulimba ebyo byebesooma mbu bakumega
Boogera numwe naaye nagaana dda, hmm