0:00
3:02
Now playing: Nsanji

Nsanji Lyrics by Vivian Mimi


Nsanji Nsanji (Powers Entertainment)
Nsanji mwana wange
? (Great Town)

\n

Togulawo omutima ntulemu
Ntidemu nandiba omutemu
Feeling zo nandizanyiramu
Dear wange nsazewo nkikubireko toloba

\n

Nalimbwa nze
Nakaaba nze
And I never wanted to be a victim
Ku byebankola nakyusa ne mu system, yeah
Luli nali nga sirina shida
Bantobya omutima baguyuza nga paper
Nali manyi nti birimu favor
Kumbe maziga toneefasa nigga

\n

Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)
Toba nga Nsanji
Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)
Toba nga Nsanji

\n

Naawe, Jamu love yo mu bintu byange
Nsasira omutima gw\'omuntu wange
Naawe wesasire
Wetunulire obulumi bwetangire
Nkuwadde warning
Sisuubi lya sports betting, uh!
Nonya parking
Ebya love byetaga setting oli late right now

\n

Nalimbwa nze
Nakaaba nze
And I never wanted to be a victim
Ku byebankola nakyusa ne mu system, yeah

\n

Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)
Toba nga Nsanji
Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)
Toba nga Nsanji

\n

Togulawo omutima ntulemu
Ntidemu nandiba omutemu
Feeling zo nandizanyiramu
Dear wange nsazewo nkikubireko toloba

\n

Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)
Toba nga Nsanji
Galawo (togulawo omutima)
Galawo (bambi nandi yuza omutima)
Galawo (nengwokya okukira steambath)