0:00
3:02
Now playing: Tompona

Tompona Lyrics by Vivian Mimi


Royal
Hmmm!
Royal bouy beat dis beat

Tuula okalire mukwano
Kyoyoya kyendeta eno!
Disert oba omukwano ah!
Ebibala nabyo bilungi
Biri fresh ela nga bwoli
Kankuletere eyo jooli ih ih!

Nkuwe ka juice oba ka sweet
Baibe byoona tayali
Ebyeno nabiri ebyeri ih ih!

Okwata mpola mpola carefully, he! specifically
Anti nkubalirako mathematically anti kale yeah

Olwa leero nze tompona
kenkulabyeko nze tompona
Ela nze maliride tompona
Olwa leero nze tompone
kenkulabyeko nze tompone
Ewange maliride tompone eh he!

Ddala nze ani?
Gwoyagala ebyadala nze ani?
Omukwano mpa togupima ku minzani
Nsaba ogumpe mu full dose
Baby si over dose
Kale nyongera ka dose

Love yo enyumira esinga ebirala
Gyendi yafuuka edagala
Ku mutiima nebirwadde ebirala
Baibe
Love yo enyumira esinga ebirala
Gyendi yafuuka edagala
Ku mutiima nebirwadde ebirala
Baibe ye he!

Mu love oli wakabi nyo ndayira
Teli akufanana darling
Love yo gimpe
Nsaba ogumpe mu full dose
Baby si over dose
Kale nyongera ka dose

Love yo enyumira esinga ebirala
Gyendi yafuuka edagala
Ku mutiima nebirwadde ebirala
Baibe
Love yo enyumira esinga ebirala
Gyendi yafuuka edagala
Ku mutiima nebirwadde ebirala
Baibe hiii!

He darling
Love yo love yo love yo
Dagala dagala he ya!
Love yo dagala yeah!