Alabika ono gwebagamba
Mubalungi eyasigala
Nze kale nebwebakuswaza
Nkwagala era nkwesiga
Ono tomuyita Katemba
Omutima gwange bambi gwakusima
Nga yadde bali bakuteeze
Gwe balage twefuna, ah baby
Kiba kitya nga tunyumya
nga bwetuseka abeffutwa nga balumwa
Nze nsune guitar ngiwoomese
Nga bwenyimba Akayimba k'omutima nti
Nkusaba mukwano tolumya
Omutima gwange yegwe gwe gwantuma
Gwantegeza nti gwe yawangula
Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona
Nkusaba mukwano tolumya
Omutima gwange yegwe gwe gwantuma
Gwantegeza nti gwe yawangula
Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona
Kati omutima gwawona
Bwenakufuna omutima gwawona
Nze nelwenfunye ebinsumbuwa
Ndowooza kugwe mumutima nempona
Kati omutima gwawona
Bwenakufuna omutima gwawona
Nze nelwenfunye ebinsumbuwa
Ndowooza kugwe mumutima nempona
Kati nkugamba bye nkugamba
Obifudde byakusaaga oseka
Laba obitademu katemba
Akatebe k'omukwano kanjokya
Tujiewo amalala Olwo omukwano
Gwaffe gubale ebibala
Yadde nga amazima manyi obalaba
Abansinga okunyirira bawera eyo
Nkusaba jawo amalala
Omukwano gwaffe gubale ebibala
Yadde nga amazima manyi obalaba
Abansinga okunyirira bawera eyo
Kiba kitya nga tunyumya
nga bwetuseka abeffutwa nga balumwa
Nze nsune guitar ngiwoomese
Nga bwenyimba Akayimba k'omutima nti
Nkusaba mukwano tolumya
Omutima gwange yegwe gwe gwantuma
Gwantegeza nti gwe yawangula
Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona
Nkusaba mukwano tolumya
Omutima gwange yegwe gwe gwantuma
Gwantegeza nti gwe yawangula
Bwewajja nonyiga ebiwundu byawona
Kati omutima gwawona
Bwenakufuna omutima gwawona
Nze nelwenfunye ebinsumbuwa
Ndowooza kugwe mumutima nempona
Show more