0:00
3:02
Now playing: Fekka

Fekka Lyrics by Vivian Mimi, John Blaq


John Blaq African boy boy
Vivian Mimi
T.O.S

\n

Nonya atunda billboard
Tokitya yo sente weeri
Kyenjagala ng\'omulungi kwali

\n

Nga ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende

\n

Ooh oh oh!
Oh baby yagala nze
Ebiganye byo bi-binkwase
Oba bali bameka nze nkwekute
Eh, gwe leeka twekunde
Oh baby nkumisinga nyo
Empewo ekunta mu kiiro
Oliwa ojje onkwanteko
Oh oh oh oh oh!
Baby, nyumirwa bwokola bend over
Oh baby nyumirwa omubiri gwo bring over
Love you ngirina toffa kubatusooza sooza-sooza

\n

Nga ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende

\n

Hmm, Mwagala omu wapeke
Dagala eliwonya asinga ku mpeke
Ono owange amaaso ga ndege
Kululwe nayize teeke
Olaba nayize okukeera
Eh, ntegeke muletere ka juice akalimu epeera
Mh mh, naye kansooke

\n

Baby tonswaaza
Notuuka ekiseera newekyanga
Benali nsekerera nebepanka
Nga wafunayo omulala eyo gwoganza, lwo ngamba

\n

Nga ali okwo tweyagale fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende
Ate oba tweyagala fekka
Fekka nze noono omwaana
Atatwagala agende, agende

\n

Nonya atunda billboard
Tokitya yo sente weeri
Kyenjagala ng\'omulungi kwali

\n

Agende!