0:00
3:02
Now playing: Ekifuba (Cover)

Ekifuba (Cover) Lyrics by Vivian Mimi


Dre Cali
Vivian Mimi
Oh oh oooh! Royal!

Oh baby bwentyo bwe nali ndowooza nawe bwe wali olowooza eri mu ntandikwa
Ka firimu k\'omukwano gwo mu kwanjula ahah, kaali ka kabi nga katemagana
Wansuubiza nti mu nsi ne mu bwengula, tewaliba atugattulula
Naye! Kati laba wagenda n\'omutima baagutwala, address baazikyusa dda

Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Wanditudde ne tuteesa
Ekyombo ky\'omukwano it is sinking

Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba ku beer, ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa
Ih yeah yeah

Si bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera ah
Ensobi zikolwa bantu
Naye n\'okusonyiwa no kya buntu
Mukwano tokola mputtu, mpuliriza
Lwaki twekola ebintu?
Manyi nakusobya naye kiriza twefuna Oh oh baby
Mukwano twasobya naye kiriza twefuna Oh!


Oh see right now girl am thinking
Do you got a minute?
Wanditudde ne tuteesa
Ekyombo ky\'omukwano it is sinking
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma, ntaasa
Sikyayagala na kola dear
Nsiiba ku beer, ntaasa
Gano amaziga ge nkulukusa
Manya nti gajjuza eppipa
Kati laba ekifuba kinuma, kinuma ntaasa, hii ih!

Si bwentyo nze bwe nali nakibala
Naye Mukama bwatyo bwe yakigera ah oh hmm!