0:00
3:02
Now playing: Hajji

Hajji Lyrics by Vivian Mimi


Sai Beats
Oh
Pawaz Entertainment

Mwe abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula
Ngeza nkusange ewa Hajji

Subhanallah
Ah go hurt you walaahi
Maale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala ah
Oba nfune ekyambe
Akukwatako era nnyombe
Omusajja owange ono lumbe
Mwewale ofune, eddembe

Subhanallah
Ah go hurt you walaayi
Maale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala ah
Subhanallah ah
Ah go hurt you walaa-hi
Maale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge

Hmmm
Nebwoba mukyala muto
Tosika nnyo ng’osika ozza wuwo
Omugole bakuleese muto
Bwotozaale nga bakuzzaayo oh
Walaahi ya Mungu
Hajji olinkwasa n’emmundu
Nga nnwana nfune ebiwundu
Nga nnwana
N’abo abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula
Ngeza nkusange ewa Hajji

Subhanallah
Ah go hurt you walaahi
Maale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Subhanallah ah
Ah go hurt you walaa-hi
Maale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge

Mwe abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula
Ngeza nkusange ewa Hajji
Subhanallah