0:00
3:02
Now playing: Bwenkusubwa

Bwenkusubwa Lyrics by Kenneth Mugabi ft. Lilian Mbabazi


Oooooh
Bwenkusubwa nga bayilo'nolupapula nsika
Ebigambo okuvaku mutima nga biweera kulupapula
Bwenkusubwa enyingo zikutuka
Ejengo mumaso likulukuta
Okulabako ekyikowe nga nzisa
Ngo yambadde akamwenyi kumatama
Amazima goyoleesa ngo'seka
Gakakanya gakakanya aaah

Bwenkusubwa mukwano
Mpisibwa bubi yeah
Okukakana nsoma bubaluwa bwewawereza

Bwenkusubwa mukwano
Mpisibwa bubi yeh
Okukakana nsoma bubaluwa bwewawereza yeh eh

Bwenkusubwa oooh
Bwenkusubwa (mwana gwe)
Nze bwenkusubwa mpisibwa bubi ooooh

Bwenkusubwa bwenkusubwa aaaah
Bwenkusubwa mpisibwa bubi eeeh

Bwenkusubwa olutiko nzena nga ngiwa
Omutina nagwo gukyusa enkuba yagwo
Nze newayo okwagala paka bukadde eeeh
Silikukyawa nebwonyiza paka kubusomwo ooooh
Engeli jyongumya nge'suubi silina
Yenzikakanya omukwano nengiwa
Amazima goyoleesa ngo'seka
Gakakanya ooooh gakakanya eeeh

Bwenkusubwa mukwano
Mpisibwa bubi yeah
Okukakana nsoma bubaluwa bwewawereza

Bwenkusubwa mukwano
Mpisibwa bubi yeh
Okukakana nsoma bubaluwa bwewawereza yeh eh

Bwenkusubwa bwenkusubwa mwanagwe
Bwenkusubwa mpisibwa bubi yeh

Bwenkusubwa bwenkusubwa mwanagwe
Bwenkusubwa mpisibwa bubi yeh
Mpisibwa bubi yeh
Mpisibwa bubi yeh