0:00
3:02
Now playing: Ebinyuma

Ebinyuma Lyrics by Kenneth Mugabi


Oooooh yeh yeh
Ndukunidwa mwattu
Yongera okulunga
Otadde lunyafa kumutima
Nze ngonze
Yongera okumaala obulungibwo
Okireko ngaali
Nnyoonyi muzinge akusinzakyi
Gano malojjolojjo
Nkusangilaza nyo mumasanjanzila
Nga wesesa ebinyuma
Ndi muyugumo nkwetaga mbagilawo

Otaambula ebinuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera

Otaambula ebinuma
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera
Nze baby

Oooh oh oh

Ombibiza ebinyuma
Nempampagama zomusayi nezigejja
Jensiba sikyagendayo
Nkugumikira mumasanganzira
Mukodomi musonge ku ssekoko ne ssegwanga
Awangudde
Netaga kawaala akagezi nga gwe ebinyuma

Nkusangilaza nyo mumasanjanzila
Nga wesesa ebinyuma
Ndimuyugumo mukwano
Mkwetaga mbagirawo
Oh

Otaambula ebinuma(Walahi)
Onyumya ebisesa(Sikulimba)
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera

Otaambula ebinuma(Walahi)
Onyumya ebisesa(Sikulimba)
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera

Otaambula ebinuma
Onyumya ebisesa(Walahi)
Otunula ebinyuma
Kankunyumirwe lubeerera

Otaambula ebinuma(ebinyuma baby)
Onyumya ebisesa
Otunula ebinyuma(Walahi)
Kankunyumirwe lubeerera