0:00
3:02
Now playing: Olugendo

Olugendo Lyrics by Kenneth Mugabi ft. Iryn Namubiru


Ewala eyo gyobela
Kimanye nsula mubunyogovu
Abetegereza bebanji iihhh
Nze ndi maama wabaana ndowozako
Byotebereza bireke, ahah ffe tuli kitole
Lwasuze nga tokubye kukasiimu nze nffa aaahhhh
Emeeme ensindukirira appetite eyo nebula
Newankubadde olugendo luwanvu(nkwagala)
Wadde wala eyo gyobela(nkulowooza)
Newankubadde olugendo luwanvu(nkwagala)
Wadde wala eyo gyobela(nkulowooza)
Nkwagala,Nkulowooza
Ntunulira enjuba ng'eyambuka ntunulira enjuba ng'ekirira
Nga ninda olwo lwolidda okuva ewala eyo gyosula ahhh
Amaziga gakulukuta gakulukuta ngandaba baby nga yebaka
Nenkubakuba obufananyi obwokumukumu ng'ositudde baby waffe
Lwosuze nga tokubye kukasiimu nze nfaaaa ahhhhhh
Emeeme ensindukirira aah appetite eyo nebula
Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala)

Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza)
Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala)
Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza)
Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala)

Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza)
Newankubadde olugendo luwanvu (kwagala)
Wadde wala eyo gyobela...(nkulowooza)