Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Njagala mbeere mukwano gwo
Nga nz'akubikka
Kalabanda oyo talina tabu
Njagala mbeere mukwano gwo
Notes nga nz'azikoppa
Omusomesa oyo talina tabu
Buli kabuuza kasoya nga nz'akakutira
Sukaali w'obuuji njakusombera
Obukindo mu saati nja
Buteekamu
Nsembeza mbeere mukwano gwo ooh
Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
(i need to be you friend aah aaaha)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Njagala mbeere mukwano gwo
(i need to be you friend aah aaaha)
Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
(baby just a little closer like this)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Njagala mbeere mukwano gwo
(baby just a little closer like this)
Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
(ahhh aahh mukwano
I want to touch you like this)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Njagala mbeere mukwano gwo
(ahhh aahh mukwano
I want to touch you like this)
Nyumirw'omukwano gwo
Nyumirw'omukwano gwo
(you know baby your my friend)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
Njagala mbeere mukwano gwo
(you know baby your my friend)
Nyumirwa akamwennyu ko
Kayasa feesi yo
Nakwesooka dda tewaba akukwatako
Akalulu wakafuna dda gwe headgal
Nsembezza newaane ko
Nze ng'owebbuba nakukweka wa aahh
Njagala nzuule zaabu gwebakukwekamu ohh
Obukindo mu mukwano
Nja buteekamu
Oohh nsembeza mbeere mukwano gwo ooh ooh
Nyumirw'omukwano gwo
(you know baby your my friend)
Nyumirw'omukwano gwo
(best friend)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
(a little closer than that)
Njagala mbeere mukwano gwo
My friend)
Nyumirw'omukwano gwo
(you know baby your my friend)
Nyumirw'omukwano gwo
(best friend)
Njagala mbeera mukwano gwo ooh
(a little closer than that)
Njagala mbeere mukwano gwo
My friend)