Embeera yo budde ekyuuse
Obubonero bubabweswama
Enkata nazo zezinga
Abali benywegela buli
Nkela nga ogusooka
Emimwa misongovu
Tusiiba tweswaza
Naliwo kuva mu ntandikwa
Naliwo ooooo
Neyo enkovu nzijukila
Olunaku lwewajifuna
Ebiseera byona byenamala nawe
Nabifunila akasenge kabyo
Nekufulu najinyiga
Ntela kugenda nenejukanya
Kwensibidde
Nkyalinda okomewo nga bwewasubiza
Naye nkusubiza silikuleka
Langi nebwenamyuka etya silyekyusa
Omukwano gwenina gyoli, gwalubelela
Langi nebwenamyuka etya silyekyusa
Embeera bwetyo bwelabise
Nkela Ndowooza lwelusemba
Enkela nkulabako
Enjuba Tuzikwekuleyo
Nkubulizako mubenganda
N'emikwano gyo Bangaba
Oli musanyufu Neyongeleyo
Naliwo kuva mu ntandikwa
Naliwo ooohhh
Neyo enkovu nzijukila nolunaku lwewajifuna
Ebiseera byona
Byenamala nawe
Nabifunila akasenge kabyo
Nekufulu najinyiga
Ntela okugendayo
Nenejukanya aaa ooouuuhh yyeeee
Nkyalinda okomewo nga
Bwewasubiza
Naye nkusubiza
Silikuleka
Langi nebwenamyuka etya
Silyekyusa, omukwano gwenina
Gyoli Gwalubelela
Langi nebwenamyuka etya
Silyekyusa
Embeera bwetyo
Embeera bwetyo
Embeera bwetyo
Bwelabise