0:00
3:02
Now playing: Nkwakwanye Ntya

Nkwakwanye Ntya Lyrics by Kenneth Mugabi


Mmmmh
Nkalabira kumabali,ngonda
Buli lwensalawo ngendeyo nkagambeko
Nkomekerera nkayiseeko
Walayi ntuyana
Nkya wandika,nkya rehearsinga
Nonya kayimba kamu koka
Ngatta njyawula,ebigambo tebiwela
Ate nyta okantwalako

Akana Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya,Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya,Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya
Ebigambo mbijyewa,nze mbijye wa
Mbijyewa
Aaaaah mbijyewa,nze mbijye wa
Mbijyewa

Aaaah
Mmmmh

Olunaku lugwako
Buli lwenkbuzako
Tekaba nga kategera,ekyama kyange
Ekili mumutima gwange
Oooh gwanga mujje
Mukambulizeko

Mbawo musanyu lyako
Mbawo mu naku yako
Lwakuba ko tekandaba
Nina omukwano kwoko
Oooh,nina omukwano kwoko

Akana Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya,Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya,Nkakwanye ntya
Nkakwanye ntya
Ebigambo mbijyewa,nze mbijye wa
Mbijyewa
Aaaaah mbijyewa,mbijye wa
Nze mbijyewa

Akana Nkakwanye ntya,baba
Nkakwanye ntya nze
Ooooh,kakwanye ntya,ooooh
Ebigambo mbijyewa
Byona byenakawandika tebikoola
Nkagambye nti ndiwano nina'omu
Nina'omukwano gwako