0:00
3:02
Now playing: Ssekukkulu

Ssekukkulu Lyrics by Kenneth Mugabi


Nzijukila akakomera ka sitelo munsonda
Ngakatonedwa ne sweetie
Nga kateredde bulungi mu sefuliya yomusenyu
Nga ketolwodwa zi card
Enyimba za Fille nga zezikuba
Mucite ebyalanyi ngabyebikola
Fena nga tuvumbagilwa esanyu nokwala
Omwoyo gwa swekukulu nga gwetala

Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Nomwaka omujya ogwemirembe

Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Nomwaka omujya ogwemirembe

Owe'Gaaba funa kukyenyanja
Kaninye ezebugondo
Conductor transport salako
Tovuga ndima ow'Entebbe atuke awuge bulungi
Nange kukyalo jaja mulabeko

Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Nomwaka omujya ogwemirembe

Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Segukulu ebeele yasanyu
Nomwaka omujya ogwemirembe

Nomwaka omujya ogwemirembe


Kenneth Mugabi Singles